Corona Virus, Biological weapon? Kivumbi Reveals Secrets in Ethiopia.

Musayi mutto ela Pulezidenti wa Heal The Planet Global Organisation – HTP (In Special Consultative Status with United Nations) Kivumbi Earnest Benjamin ayasiza ebimu kubyama ebyali mu baluwa jewandikila Pulezidenti wa America Donald J Trump omwaka gumu oguyisse.

Kivumbi assinzidde mu kibuga Adis sababa ekya Ethiopia nategeza ensi nga bweyavilakko Trump okwelowoza nakiliza nti ayina okubako nekyakola kubilwadde namuziza nga nawokela wasilimu ebiselengesseza bangi ekalanamu!
Oluvanyuma lwokufunna ebaluwa enkambwe okuva eli Kivumbi, Trump yasalawo nalangilila nga bwagenda okufula silimu olufumo nga omwaka 2030 tegunatuka; bino ya byasanguza mukwogela kwe eli olukiko olukulu olwa America omukulembeze wa America lwayogelelamu buli mwaka, kuntandikwa yo mwaka oguwedde.

Kakano Kivumbi agamba ne Corona Virus yandiba nga biological weapon egendeledwamu okutigomya ensi naddala amawanga amankusele agatayina byabujanjabi bilungi munkola jayisse New World Order.

Labba ebisingawo wano mu video https://youtu.be/hzrejo6DMog ela towelabila osheyaringa ne munno naye okole bwatyo.

Leave a Reply

Fill in your details below or click an icon to log in:

WordPress.com Logo

You are commenting using your WordPress.com account. Log Out /  Change )

Google photo

You are commenting using your Google account. Log Out /  Change )

Twitter picture

You are commenting using your Twitter account. Log Out /  Change )

Facebook photo

You are commenting using your Facebook account. Log Out /  Change )

Connecting to %s